Isma Olaxess olina okukwatibwa – Abtex

Omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi a.k.a Abtex promotions avuddeyo naggula omusango ku blogger Lubega Tusuubira Isma aka Isma Olaxess aka Isma Kalevu aka Jajja Iculi1 gwagamba nti yalabikira mu katambi nga akyeteekako nti yomu ku batemu abamiza Producer Danz Kumapeesa omukka omusu.
Ono agututte ku CID e Kibuli.
Ye Isma Olaxess yavuddeyo nategeeza nti tayogera nga bigambo ebyo nti wabula akatambi kagattegatte nga bagezaako okwonoona erinnya lye.

Add Your Comment