Breaking
News: Eyali akulira ebyokulonda e Mukono Emilly Amongin eyekyuusiza mu kiti nga embazzi bweyasooka kulangilira Jonhson Muyanja Ssenyonga owa National Unity Platform ngomuwanguzi ku bwa Ssentebe bwa Disitulikiti e Mukono ate oluvannyuma nalangilira Francis Lukooya Mukooma owa National Resistance Movement News: Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Kkooti Enkulu e Masaka egobye omusango ogwatwalibwayo Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 349 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Kibedi Cox asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira

January 30, 2024 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi asindise blogger Kibedi Ronald Cox 48, ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa ku lwokutaano lwa wiiki eno lwokukola vidiyo ngavuma Maama ko ne muwala we. Ono avunaaniddwa emisango okuli Cyber Harassment wamu n’okutyoboola ekitiibwa ky’omukyala. Kigambibwa nti okuva omwaka gwa 2021 okutuusa nga 18-January-2024 Kibedi lweyakwatiddwa, ono ngali mu Kampala ngayita ku mukutu ggwe ogwa Face Book abadde ateekayo vidiyo nekigendererwa kyokulaba nti eyali muganzi we kko ne muwala we babiraba. Kigambibwa nti ono abadde ayita eyaliko muganzi we kko ne muwala we bamalaaya okutuusa lwebekubidde enduulu ku Poliisi ya CPS mu Kampala eyamukutte.