Balaam Barugahara Ateenyi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga nnanyini kifo kya Deluxe Grill and Lounge e Mbarara bwalina enteekateeka ezitwala omuyimbi
Alien skin ug mu mbuga zamateeka gabalamule oluvannyuma lwa Alien Skin okumenya endagaano yokuyimba mu kifo kino nga 28-October. Kigambibwa nti bano baagala Alien Skin aliwe obukadde 25 mu naku 14 zokka bwatakikole bakumutwala mu Kkooti.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.