Sports

Sports Update from Uganda

Pulezidenti wa UNF Babirye ayimbuddwa

Pulezidenti wa Uganda Netball Federation (UNF), Babirye Kityo Sarah eyasindikibwa ku alimanda mu kkomera…

Babirye Kityo akomezeddwawo mu Kkooti

Pulezidenti w’ekibiina ekitwala omupiira gw’okubaka mu ggwanga ekya Uganda Netball Federation, Hon. Babirye Kityo…

Pulezidenti wa UNF Babirye Kityo Sarah asindikiddwa ku alimanda

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Siena Owomugisha yasindise ku alimanda Pulezidenti wa Uganda…

Ssaabasajja aguddewo empaka z’Ebika bya Buganda 2023

Emizira n’enduulu bibuutikidde ekisaawe kya Muteesa II e Wankulukuku Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi…

Empaka z’Ebika bya Buganda zitandika lwaleero

Olunaku olwaleero empaka z’Ebika lwesitandika era nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye…

Gor Mahia ekansizza Bannayuganda

#SimbaSportsUpdates Kiraabu Gor Mahia FC yakansizza abasambi okuva mu Yuganda okuli; Partrick Kaddu okuva…

FUFA ekoze enkyuukakyuuka ku ttiimu z’eggwanga

Omukulembeze w’ekibiina ekifuga omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA)…

Ogwa Uganda Cranes ne Algeria gwakusambirwa mu Namboole – Minisita Ogwang

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’ebyemizannyo, Peter Ogwang MP avuddeyo nagumya Bannayuganda nti omupiira…

Greenwood agiddwako emisango

Kkooti mu Ggwanga lya Bungereza esudde emisango egibadde givunaanibwa omusambi wa Manchester United, Mason…

LIsten Live

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

2 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

2 1 instagram icon
Kitalo! 
Abantu 7 okuva mu famire emu bafiiridde mu kabenje emotoka mwebabadde batambulira ekika kya Ipsum nnamba UAM 969P bweyawabye neggwa mu mugga Namatala ku luguudo lwa Naboa - Nabiganda ku nsalo ya Disitulikiti y'e Budaka ne Butaleja.

Kitalo!
Abantu 7 okuva mu famire emu bafiiridde mu kabenje emotoka mwebabadde batambulira ekika kya Ipsum nnamba UAM 969P bweyawabye neggwa mu mugga Namatala ku luguudo lwa Naboa - Nabiganda ku nsalo ya Disitulikiti y`e Budaka ne Butaleja.
...

13 1 instagram icon
Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba ngayogerako eri abawagizi abekulumuludde okumuwerekerako ngaava mukuziika. Ono agamba nti tajja kuyigulwa ttama bantu baagala kulya mu byabufuzi ate nga yeyabibayigiriza! Ono agamba nti yewuunya Kyagulanyi aka Bobi Wine okuba nti akyafuluma mu nnyumba ewuwe natambula mu bantu kuba byebamwogerako singa abimanyi yandibadde yekweka!
Wewuunye!

Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba ngayogerako eri abawagizi abekulumuludde okumuwerekerako ngaava mukuziika. Ono agamba nti tajja kuyigulwa ttama bantu baagala kulya mu byabufuzi ate nga yeyabibayigiriza! Ono agamba nti yewuunya Kyagulanyi aka Bobi Wine okuba nti akyafuluma mu nnyumba ewuwe natambula mu bantu kuba byebamwogerako singa abimanyi yandibadde yekweka!
Wewuunye!
...

44 8 instagram icon
Dj Jet B atabukidde omuziki, agenda gubakuba paka ku makya! Dj Jet B bakube omuziki bayite bute.

Dj Jet B atabukidde omuziki, agenda gubakuba paka ku makya! Dj Jet B bakube omuziki bayite bute. ...

2 0 instagram icon