Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Poliisi etandise okuyigga abenyigira mu kwekalakaasa

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti abaduumizi ba Poliisi…

Waluŋŋama ekirooto kye tekyatuukiridde

Ng’omwana omuto yenna, Grace Waluŋŋama yalina ebirooto. Ebiseera ebimu yateranga okumpangulula n’oluvannyuma nazzaawo ebintu…

Poliisi egamba nti abantu 45 bebafiiridde mu kwekalakaasa

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti okwekalakaasa okwaliwo mwafiiramu…

Ssegiriinya agiddwa mu Kkomera e Bugembe

Bannamateeka ba National Unity Platform – NUP okuli Shamim Malende ne Nkunyingi Muwada bafunye…

Ngenda kugoba obuli bw’enguzi – Mugisha Muntu

Gen. Mugisha Muntu Gregg asuubizza abantu b’e Kikube nga bwagenda okugoba obuli bw’enguzi n’obukenuzi…

Ffe ekikolwanyisa kyetulina mateeka – Bobi Wine

Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Ffe tulina mazima n’amateeka nga ekyokulwanyisa kyaffe wadde…

Pulezidenti Museveni wakuggulawo akatale k’e Soroti

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wakugulawo akatale ka Soroti Main Market n’oluvannyuma wakusisinkana abavubuka. Kano…

Brig. Mulindwa yafudde COVID-19

Brigadier General Emmy Mulindwa abadde Acting Deputy Chief of Personnel and Administration ow’Eggye lya…

Minisita Kaducu agamba nebwafa agenda mu ggulu

Omubeezi wa Minisita ow’ebyobulamu ebisookerwako era omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Moyo Dr. Joyce…

LIsten Live

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw'Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.

Ennyonyi ekika kya nnamunkanga ngebaddemu omukulembeze wa Iran egudde. Okusinziira ku mukutu gw`Amawulire ogweggwanga Pulezidenti Ebrahim Raisi abadde ku nnyonyi eno, ngabaddeko ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z`ebweru Hossein Amirabdollahian. Minisita wensonga zomunda ategeezezza nti abaduukirize babadde bakyagezaako okutuuka mu kifo wefunidde akabenje, wabula nga tebanakakasa oba abagibadde bafudde.
Ebisingako awo birindirire mu mawulire gaffe.
...

19 2 instagram icon
Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa.

Manchester City bebanantameggwa ba English Premier League 2023/24 ngabawangudde ekikopo kyabwe ekyokuna ekyomuddiringanwa. ...

8 0 instagram icon
Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga.

Olwaleero lwerusalawo ani yani mu liigi ya Bungereza, enaaba Arsenal oba Manchester City?! Osuubira kkirabu ki egenda okuwangula ekikopo kya Premier League olwaleero? Hassan Kazibwe Ssaava Omukambodiya wa Ssaabasajja, Abu Diaby Munnayuganda, Sureman Ssegawa ne Ssentebe Bruce Omutabbizi webali nnyo okusunsula ensonga. ...

2 0 instagram icon
Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri.

Ekibiina kya National Unity Platform kifulumizza enteekateeka yokuddamu okutalaaga Eggwanga ekitundu ekyokubiri. ...

4 0 instagram icon
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.  Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire."

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; "Twandibadde tetulwana ku nsonga nga zino, tulina okwewa ekitiibwa kuba ffenna omulabe waffe ye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Nkozesa omukono ogumu okulwanyisa nakyemalira ate omulala kulwana na baganda bange mu kibiina abalwana okulaba nti balemesa omulamwa gwaffe ogwokulwamyisa nakyemalira. Simanyi bbanga ki lyenawangaala naye munsabire." ...

6 1 instagram icon