Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 234 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi etandise okuyigga abenyigira mu kwekalakaasa

November 23, 2020 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nti abaduumizi ba Poliisi mu bitundu eby’enjawulo babakanye dda n’eddimu lyokunoonya abo bonna abenyigira mu kwekalakaasa wamu n’okubba wakati mu wiiki bwewaliwo okwekalakaasa olwokukwatibwa kya Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nga beyambisa kkamera enkettabikolwa eza Poliisi wamu ne zabantu ssekinoomu, okwekaanya ennamba z’emotoka ne piki piki wamu ne face z’abantu bakwatibwe era bavunaanibwe.