Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Ssaabasumba yali omufu ku ffe – Pulezidenti Museveni

SSAABASUMBA YALI OMU KUBATUKWATIRWA NG’EKISA NGA TUKYALI BAYEEKERA: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Kyabadde kikangabwa…

avumenti esiimye emirimu gy’omugenzi Ssaabasumba

Gavumenti esiimye emirimu gy’omugenzi Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga ku kisaawe e Kololo. Emmisa…

Bannayuganda nga mubakamula nnyo? – Hon. Luttamaguzi

EMISOLO NGA GISUSSE BANANGE: Munnakibiina kya Democratic Party Uganda era Omubaka akiikirira Nakaseke South…

Owa Booda Booda akubiddwa essasi

AKUBYE OWA BOODA BOODA ESSASI: Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan…

Loodi Meeya embeera emutabuseeko nga ali Lubaga

LOODI MEEYA EMBEERAYE EZZE MU NTEEKO: Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago agiddwa mu…

Ssaabasumba yafudde kirwadde kya mutima Dr. Ssekitooleko

SSAABASUMBA YAFUDDE KIRWADDE KYA MUTIMA: Akulira ebyobulamu mu ssaaza ly’e Kampala Dr. Andrew Ssekitooleko…

Akon agenda kuzimba ekibuga mu Yuganda mu 2036

AKON WAKUZIMBA EKIBUGA MU YUGANDA MU 2036: Omuyimbi AKON avuddeyo nategeeza nga bwagenda okuzimba…

Neyimbira Byange 2021

Neyimbira Byange 2021 abaana bakasuka amavoko, naawe woli newewuunya.

Ssaabasumba wakusabirwa e Kololo – Minisita Nabakooba

EGGWANGA LYONNA LYAKUNGUBAGIRA SSAABASUMBA OLUNAKU LW’ENKYA: https://youtu.be/sFxWaUGxvbE Minisita Judith Nabakoobaavuddeyo nategeeza nti Gavumenti esazeewo…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

18 1 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

4 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

2 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon