Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bannayuganda nga mubakamula nnyo? – Hon. Luttamaguzi

April 5, 2021 · Mubiru Ali
EMISOLO NGA GISUSSE BANANGE:
Munnakibiina kya Democratic Party Uganda era Omubaka akiikirira Nakaseke South Hon. Luttamaguzi Paulson Ssemakula avuddeyo neyewuunya Gavumenti omusolo gwesazeewo okubinika Bannayuganda nga ekyalemereddwa n’okutuusa obuweera ku bantu nga amalwaliro wamu n’ebintu ebibayamba okufunamu ensimbi okusobola okusasula emisolo gino. Luttamaguzi agamba nti yewuunya Gavumenti okusalawo ku bintu ebigasa eggwanga lyonna okubikwasa abantu ab’olubatu olwa batulugunye abalala. Mufune mu Katambi wano; https://youtu.be/zy37tuD8fEw