Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Ssaabasumba yali omufu ku ffe – Pulezidenti Museveni

April 6, 2021 · Mubiru Ali
SSAABASUMBA YALI OMU KUBATUKWATIRWA NG’EKISA NGA TUKYALI BAYEEKERA:
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Kyabadde kikangabwa ky’amaanyi bwenawulidde nti Ssaabasumba Lwanga yabadde afudde. Nabuuzizza era nenjogerako n’omusawo wa Uganda Police Force eyenyigidde mu kukola postmortem. Ndowooza abasawo ba Ssaabasumba bajja kuvaayo boogereko eri abantu babannyonyole. Bantegeezezza nti embeera eyamuviiriddeko okufa emanyiddwa. Nabuuzizza n’omusawo wange omuto Atwine nangamba ekintu kyekimu. Ssaabasumba yali omu kubatukwatirwa ng’ekisa nga tukyali bayeekera abaliwo ne Cardinal Nsubuga.”