Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 440 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu kabenje

January 20, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu kabenje e Kyakatwire mu Disitulikiti y’e Kyenjojo okuli Dinah Tindimutina 85, wamu ne bazzukulu be babiri okuli Denis Muhangi ne Caroline Kamusiime wamu n’omuvuzi wa Boda Boda Erias Tumuheereza.
Bano baabadde batambulira ku piki piki ekika kya Bajaj Boxer nnamba UET 738Q eyatomeddwa emotoka ekika kya Isuzu Elf nnamba UBD 474F. Kigambibwa nti eno yagirinnye negiyitako.
Kigambibwa nti omuvuzi wa Elf yabadde avugisa kimama era olwamaze okutomera abantu nadduka.