Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 1,089 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Poliisi e Nateete ekutte emotoka ekika kya Ipsum ebadde etikiddwamu ente

September 27, 2022 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ey’e Nateete ekutte emotoka nnamba UAH 846E nga kika kya Toyota Ipsum nga yasangiddwa nga bagitiseemu ente erowoozebwa okubeera enzibe. Poliisi egamba nti n’emotoka nayo mwebabadde bagitambuliza nayo yabiddwa okuva mu bitundu by’e Matugga.
Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire ategeezezza nti ababadde mu motoka eno olwalengedde Poliisi nebadduka.