Ssaabasumba yafudde kirwadde kya mutima Dr. Ssekitooleko

Pinterest LinkedIn Tumblr +

SSAABASUMBA YAFUDDE KIRWADDE KYA MUTIMA: Akulira ebyobulamu mu ssaaza ly’e Kampala Dr. Andrew Ssekitooleko avuddeyo olunaku olwaleero mu Lubaga Cathedral okusoma ebivudde mu kukebera omubiri gw’omugenzi Ssaabasumba wa Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga era nebakizuula nti yafudde bulwadde bwa mutima (Ischemic heart disease). https://youtu.be/sFxWaUGxvbE

Share.

Leave A Reply