Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Abasomesa e Mukono enyambala ebulamu

Abasomesa mu masomero ga gavumenti e Mukono batuuka ku masomero kikeerezi wamu n’okwambala obubi.…

Poliisi yezoobye n’abavubuka ku Parliament

Poliisi yezoobye n’abavubuka ku Lukiiko Olukulu olw’eggwanga ababadde bekalakaasa nga baagala okukwasa Speaker wa…

Poliisi e Mukono ekutte omukazi lwakubba mwana

Poliisi e Mukono ekutte omuwala ow’emyaka 19 ku bigambibwa nti yabadde mulukwe lw’okubba omwana…

Poliisi ekutte abadde yefudde masikiini mu kibuga

Shafik Bakulu Mpagi akwatiddwa Poliisi y’oku Mini Price oluvannyuma lw’okutemezebwako mukwano ggwe eyamulabye ku…

Abavubuka e Kasese batandise okulya embwa n’emisota

Abavubuka mu kabuga ke Munkunyu mu Kasese basazeewo okulya embwa ezibadde zifuuse ekizibu mu…

URA yakutunda ebintu ku nnyondo

Uganda Revenue Authority nga kino kitongole ekisolooza emisolo mu ggwanga kitegese okutunda ebintu ku…

Poliisi e Mukono ekutte omusajja lwakulumya Mukyala we

Ephraim Luyira 36, akwatiddwa poliisi ye Mukono lwakuyiira mukazi we Betty Nyamiradayizima amazzi agookya…

Poliisi ekoze enkyukyuka mu nfaanana ya Certificate of Good Conduct okukendeeza ku biccupuli

Omwogezi wa Poliisi SP. Vincent Ssekate agamba nti Poliisi ekoze enkyuukakyuka mu bbaluwa yayo…

Ssaabasajja aguddewo emipiira gy’amasaza

Olwaleero Ssaabasajja asiimye naggulawo emipiira gy’amasaza ga Buganda ng’omukolo gubadde Kabulasoke mu Gomba. Ab’ebitiibwa…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

32 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

4 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon