URA yakutunda ebintu ku nnyondo

Uganda Revenue Authority nga kino kitongole ekisolooza emisolo mu ggwanga kitegese okutunda ebintu ku nnyondo nga 26 – June okutandika ssaawa ssatu ez’okumakya e Nakawa Customs Warehouse ku NIP building. Mu bigenda okutundibwa kuliko; Piki piki, Emotoka, Engoye enkadde, omwenge, Emotoka ennene, Omuceere, ebibajje, emipiira, spare w’emotoka, Computer, embaawo, ebizigo, amassuuka n’ebintu ebirala bingi. Osobola okufuna Bid form ku 10,000/= gwokka.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Asse omusuubuzi wa scrap e Mukono