Poliisi e Mukono ekutte omukazi lwakubba mwana

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Poliisi e Mukono ekutte omuwala ow’emyaka 19 ku bigambibwa nti yabadde mulukwe lw’okubba omwana ow’emyezi 10 nga bamubye ku Maama we mu Kikooza e Mukono. Ono abadde akola nga mukozi mu maka ga Olivia Nakabuye nga abadde yakakola enaku 3 mu maka gano.

Poliisi yakoze okunoonyereza n’ekwata Olivia Nandoyi nebamukwatira e Rwakaka ku boarder ya Uganda ne Kenya. Ono akuumirwa ku Poliisi ye Mukono nga bwalinda okutwalibwa mu Kkooti avunaanibwe

Share.

Leave A Reply