Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 314 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Lwaki mutambuza amawulire amafu – IDI

January 10, 2021 · Mubiru Ali
Ekitongole kya Infectious Diseases Institute – Makerere University kivuddeyo nekisambajja ekiwandiiko ekibadde kitambuzibwa ku mikutu gya social media nga kiraga nti bakebera Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nazuulibwa nga alina #COVID-19 mu November 2020.
ย 
Bano bagamba nti kino kijingirire era abakikoze bandiba nga balina ebigendererwa byabwe birala nnyo, nti era satifikeeti gyebagaba tefaanana etyo ne result number eriko tebagirna. Bano bagamba nti bakuuma nnyo ebyama by’abantu baabwe.
Kinajjukirwa nti ababitambuza babadde banenya abakulembeze NUP okugenda mu bantu nga balina #COVID-19 nti kino kiraga tebalumirirwa bantu.

windows 7 home basic