Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 323 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekutte abadde yefudde masikiini mu kibuga

June 25, 2018 · Mubiru Ali

Shafik Bakulu Mpagi akwatiddwa Poliisi y’oku Mini Price oluvannyuma lw’okutemezebwako mukwano ggwe eyamulabye ku mulyango gwa Mukwano Arcade nga yefudde atalina mukono.

Poliisi emulagidde okujjako ebigoye byabadde asibye ku mukono ebibadde biddugala okukwasa abayitako ekisa. Mpagi agamba nti okusabiriza yakuyingira nga Business era nga abadde akumazeemu emyezi 3 era nga afuna emitwalo ebiri buli lunaku mu bifo nga Equatorial Mall ne Mukwano Arcade. Ono agamba nti ekimukoza kino kuba talina mulimu.

Mpagi mutuuze wamu Kisenyi, Muzana Zone nga kati akuumirwa ku Poliisi ya Mini Price.