Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 342 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Abavubuka e Kasese batandise okulya embwa n’emisota

June 25, 2018 · Mubiru Ali

Abavubuka mu kabuga ke Munkunyu mu Kasese basazeewo okulya embwa ezibadde zifuuse ekizibu mu kitundu nga zifuukidde abatuuze ekizibu.

Bano  bagamba nti ennyama y’embwa ewooma nnyo era tebagirinaako buzibu bwonna.

Bano bagamba nti ennyama eno ebeera njere era nga bakalya embwa bbiri era nga tosobola kwawula nnyama yaazo ku y’embuzi era nga bagirya muchomo ate abalala bagiriira ku kalo. Bagamba nti bw’ogirya ekuwa emirembe newebaka bulungi awatali kutataganya mu kiro.

Alfred Bwambale omutuuze w’e Munkunyu agamba nti yatidde nnyo bweyawulidde nti kati ate kukulya embwa bagasseeko n’okulya emisota.