Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 418 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Temubikirira bibi bikolebwa Gavumenti kuba mugiwagira – Hon. Katuntu

October 24, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Bugweri County, Abdul Katuntu avuddeyo natabukira Ababaka ababikkirira ebikolobero ebikolebwa Gavumenti eri mu buyinza olw’okuba bagiwagira n’agamba nti bano tebalina njawulo na Pulezidenti Idi Amin abasinga gwebavumirira.
Katuntu yewuunyizza omuntu okuvaayo n’awakana nti ekiwamba bantu tekiriiwo mu Ggwanga ng’ate waliwo abalumiriza nti w’ekiri n’abasaba bakomye okwekkiriranya wabula basonge ku bibi ebikolebwa Gavumenti yaabwe nga omugenzi Henry Kyemba bweyayanika Gavumenti ya Amin gyeyali aweererezaamu.