Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 222 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: news

Abaliko ba Sipiika bakwasiddwa emotoka empya ttuku

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among olunaku olwaleero akwasizza abaliko ba Sipiika emotoka empya ttuka ezaguliddwa Palamenti. Ono…

Gavumenti egaanyi ekyokuzza obuggya layisinsi zaba Money Lender

Gavumenti ng’eyita mu Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku bibiina ebiwozi by’ensimbi, Hon. Haruna Kyeyune Kasolo eragidde ekitongole ekirungamya abawola…

Abaliko ba Sipiika baweereddwa emotoka empya

Sipiika wa Palamenti, Nnaalongo Anitah Among olunaku olwaleero agenda kukwasa abaaliko ba Sipiika ba Palamenti ya Uganda emmotoka…

Sheikh Ssemambo alayiziddwa ku bwa Mufti

Omumyuka asooka owa Mufti wa Uganda, Sheikh Abdallah Ssemambo yalayiziddwa olunaku lweggulo nga Mufti wa Uganda ow’ekiseera oluvannyuma…

Olutindo olwakoleddwa ku mugga Katonga luguddwawo mu butongole

Minisita avunaanyizibwa ku by’enguudo nentambula Gen. Katumba Wamala, olunaku olwaleero aguddewo olutindo oluggya olwazimbiddwa ku mugga Katonga ku…

Katikkiro akubirizza abantu okwongera amaanyi mu kulwanyisa omusujja gw’ensiri

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abantu okwongera amaanyi mu kulwanyisa omusujja gw’ensiri nga bayita mu makubo eg’enjawulo kubanga…

Pulezidenti Museveni asuubizza okuzimbira Omusinga olubiri

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agenda kuzimbira Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere olubiri olupya oluvannyuma lw’olubiri lwe okwonoonebwa…

Abasirikale ba UPDF abalabikidde mu katambi nga bakuba omuntu basindikiddwa mu kkomera

Abasirikale b’Eggye lya UPDF 5 abakwatibwa ku bigambibwa nti bebalabikira mu katambi nga bakuba omuntu wabulijjo emiggo eyali…

Bannamateeka ba Molly Katanga bawakanya ekya Poliisi okuyingira mu kasenge gyebamujanjabira

Bannamateeka ba Molly Katanga aba Kampala Associated Advocates baddukidde ewa Principal Judge Flavian Zeija ayingira mu nsonga zaabwe…