Breaking
News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya News: Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu News: Tosubwa concert ya Ray G ku Sunday eno nga 9 August ku kisaawe e Kololo.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 331 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Sheikh Ssemambo alayiziddwa ku bwa Mufti

December 18, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuka asooka owa Mufti wa Uganda, Sheikh Abdallah Ssemambo yalayiziddwa olunaku lweggulo nga Mufti wa Uganda ow’ekiseera oluvannyuma lw’abamu ku bakiise ku lukiiko olukulu olwa Uganda Muslim Supreme Council olwa National General Assembly okugoba Shiek Shaban Ramadhan Mubajje ku bwa Mufti wa Uganda.
Sheikh Abdallah Ssemambo agenda kukulembera Abayisiramu okumala ebbanga lya myezi mukaga.
Wabula omwogezi wa Uganda Muslim Supreme Council, Ashiraf Muvawala asekeredde Ssemambo gwagambye nti aweereddwa byoya bya nswa kubanga amanyi bulungi amakubo agayitibwamu okulonda Mufti wa Uganda.