Breaking
News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya News: Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu News: Tosubwa concert ya Ray G ku Sunday eno nga 9 August ku kisaawe e Kololo.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 343 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Olutindo olwakoleddwa ku mugga Katonga luguddwawo mu butongole

December 15, 2023 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku by’enguudo nentambula Gen. Katumba Wamala, olunaku olwaleero aguddewo olutindo oluggya olwazimbiddwa ku mugga Katonga ku luguudo lwa Kampala-Masaka.
Gen. Wamala, ategeezezza nti emotoka zonna eziva e Masaka bagenda kukozesa olutindo olukadde ate ezo eziva e Kampala zakukozesa olutindo oluppya olwa steel.