Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 162 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Abaliko ba Sipiika bakwasiddwa emotoka empya ttuku

December 18, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among olunaku olwaleero akwasizza abaliko ba Sipiika emotoka empya ttuka ezaguliddwa Palamenti. Ono bwabadde azibakwasa abategeezezza nti Gavumenti egenda kubawa amafuta n’okuziddaabiriza nga bwekyetaagisa era esasule ne ba ddereeva baazo naye nga buli omu agenda kwefunira ddereeva bamuwandiise.
Sipiika era abategeezezza nti buli luvannyuma lwa myaka etaano bajja ku bakyusizanga emmotoka naye nga omuntu basobola okumuwaamu endala yadde ng’emyaka 5 teginnawera singa ebeera efunye obuzibu wabula nti zino zisigala nga za Gavumenti era abeera alina okugikomyaawo nebamuwa endala.
Okusinziira ku Sipiika, bano bagwanidde okukolerwa ebyo byonna kubanga bantu ba Gavumenti era Gavumenti erina okubalabirira.