Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 163 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: news

Poliisi ekutte abasawo 2 okuva mu Ddwaliro e Kassanda

Uganda Police Force ng’ekolera ku biragiro by’omumyuuka wa Kaliisoliiso wa Gavumenti Anne Twino Atuhairwe ekutte abasawo 2 okuva…

Abatuuze e Kamwenge badduse ku kyalo

Abatuuze abawerako bagaddewo amadduuka gaabwe nebaabulira akattawuni ka Kyitehurizi mu Disitulikiti y’e Kamwenge oluvannyuma lwabagambibwa okubeera abayeekera ba…

Omusirikale wa Poliisi ekubye banne amasasi omu namutta e Kajjansi

Omuserikale wa Uganda Police Force avudde mu mbeera n’akuba banne amasasi okukkakkana ng’omu afiiriddewo ate ababiri nebagendera ku…

Njakuva mu offiisi singa bakama bange tebanyongera kisanja – Hon. Mpuuga

Akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza nti…

Sobi tabadde mukozi wa Gavumenti – Minisita Kabbyanga

Minisita omubeezi avunaanyizibwa kukulungamya Eggwanga Kabbyanga Godfrey Baluku avuddeyo nategeeza Bannamawulire nti Paddy Sserunjogi aka Sobi eyatiddwa nti…

KCCA munoonye ssente za Johnbosco Muwonge mu bwangu – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alagidde ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority –…

Thomas Kwoyelo avunaanibwa emisango 78

Olwaleero Kkooti y’ensi yonna ewozesa bakalintalo mu kibuga Gulu lw’egenda okusomera eyali omuduumizi mu kabinja k’abayeekera ba LRA…

Sobbi atiddwa mu kavuvungano akabadde e Gomba

Kitalo! Paddy Sserunjogi aka Sobbi omu ku basajja abatigomya nga Bannakampala yakubiddwa nattibwa abatuuze ababadde bataamye obugo bwebabadde…

Ekya Sobbi kibeere ekyokuyiga eri buli omu – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; ” Tosobola kutoloka kuva mu…