Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 282 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

KCCA munoonye ssente za Johnbosco Muwonge mu bwangu – Sipiika Among

December 19, 2023 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among alagidde ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA okuteekayo okusaba okusasula omugagga Muwonge Johnbosco nnannyini ttaka okutudde akatale k’abatembeeyi aka Smart City akasangibwa ku Ggwanda ng’omugagga ono abadde aweze okugobawo abatembeeyi bano lwa Gavumenti butamusasula.
Omugagga Muwonge agamba kati omwaka mulamba nga bamusuubiza malusu kyokka nga asasula amazzi n’amasanyalaze naye nga buli wagenda mu KCCA okubanja ssente ze badda mu kumwetolooza.