Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Thomas Kwoyelo avunaanibwa emisango 78

December 19, 2023 · Mubiru Ali

Olwaleero Kkooti yโ€™ensi yonna ewozesa bakalintalo mu kibuga Gulu lw’egenda okusomera eyali omuduumizi mu kabinja k’abayeekera ba LRA akakulirwa Joseph Kony, Thomas Kwoyelo emisango 78 egivunaanibwa. Kino kiddiridde Kkooti eno olunaku lw’eggulo okukakasa nti Kwoyelo alina okwewozaako oluvannyuma lw’omuwaabi wa Gavumenti okuleeta obujulizi obulaga nti asaanidde okuvunaanibwa emisango egyo wabula egimu baagimuggyeko kubanga yabadde wakuvunaanibwa emisango 93. Thomas Kwoyelo avunaanibwa emisango egirimu okumenya amateeka agali ku ddaala ly’ensi yonna nga mwemuli n’okutyoboola eddembe ly’obuntu.