Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
Sobi tabadde mukozi wa Gavumenti – Minisita Kabbyanga
December 20, 2023 · Mubiru Ali
Minisita omubeezi avunaanyizibwa kukulungamya Eggwanga Kabbyanga Godfrey Baluku avuddeyo nategeeza Bannamawulire nti Paddy Sserunjogi aka Sobi eyatiddwa nti tabadde mukozi wa Gavumenti.
Ono ategeezezza nti buli mukozi wa Gavumenti ya Uganda alina ID era nekinyonyola omulimu gwakola mu Gavumenti.