Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
Poliisi ekutte abasawo 2 okuva mu Ddwaliro e Kassanda
December 20, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ng’ekolera ku biragiro by’omumyuuka wa Kaliisoliiso wa Gavumenti Anne Twino Atuhairwe ekutte abasawo 2 okuva mu Ddwaliro ly’e Kassanda lwa bulyake.
Abakwatiddwa kuliko Edward Lugasa ne Joelia Nakabute abakola mu kkeberero ly’omusaayi mu Ddwaliro eryo. Bano baggaliddwa ku Poliisi e Kassanda.