Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 340 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Tag: news

Omubaka eyenyigira mu kuwuwutanya obuwumbi 164 wetwale ku Poliisi – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Among avuddeyo nasaba Ababaka ba Palamenti abagambibwa okuwuwuttanya ensimbi obuwumbi 164 ezaali ezokuliyiyirira…

UPDF evuddeyo e DRC

Abasirikale b’Eggye lya UPDF basanze ensalo ye Bunagana okudda e Uganda nga buva mu buvanjuba bwa Democratic Republic…

Ekitongole ky’amakomera kyakukebera ku basibe baayo abali e Kasese

Ekitongole ky’amakomera ekya Uganda Prisons Service kyakakasizza nga bwekitandise ku okwekennenya era n’okwetegereza ebiwandiiko ebikwata ku basibe mu…

Eyatta abantu 5 asibiddwa emyaka 100

Kkooti enkulu mu Kampala ekalize Musa Musaasizi ow’emyaka 25 emyaka 105 mu nkomyo ku misango gy’okutta abantu 5.…

Tuvumirira ekikolwa kyokutulugunya abantu – Brig. Felix Kulayigye

Omwogezi wa UPDF Brig. Felix Kulayigye avuddeyo nategeeza nti balabye akatambi akatambula ku mikutu gya ‘Social media’ nga…

Bannayuganda babalinze mulye obukadde 100 – Bobi Wine

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Buli Mubaka wa Palamenti bamuwa enguzi ya…

Gavumenti egenda kuwa Ababaka obukadde 100 okubagulirira – Hon. Muwanga Kivumbi

Omubaka wa Butambala, Munnakibiina kya National Unity Platform Muhammad Muwanga Kivumbi asabye Bannayuganda okuteeka Ababaka baabwe ku nninga…

Bwenagamba nti bwenakula nakyuuka temwantegeera – Bobi Wine

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde atangaaza ku bigambo byeyayogera n’omukutu ngwa…

Mutuwe abantu baffe – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Tukyabanja abantu baffe abaabuzibwawo era tetujja kulekeraawo,…