Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 321 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Ekitongole ky’amakomera kyakukebera ku basibe baayo abali e Kasese

December 13, 2023 · Mubiru Ali

Ekitongole ky’amakomera ekya Uganda Prisons Service kyakakasizza nga bwekitandise ku okwekennenya era n’okwetegereza ebiwandiiko ebikwata ku basibe mu makomera mu bitundu bye Kasese okuzuula oba nga ne Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Martin Lukwago gyakuumirwa. Kino kiddiridde omusibe omu eyayimbuddwa mu kkomera ly’e Kasese okutuukirira ab’emikwano gya Martin Lukwago, naabategeeza nti omuntu waabwe Lukwago gwebanoonya ali mu kkomera erimu e Kasese.