Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 153 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Bwenagamba nti bwenakula nakyuuka temwantegeera – Bobi Wine

December 12, 2023 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bwabadde atangaaza ku bigambo byeyayogera n’omukutu ngwa BBC gyebuvuddeko bwebaali bamubuuza ku bisiyaga, ategeezezza nti weyayimbira akayimba akagamba nti abakola omukwano ogw’empaka basaana kukumwako muliro yali akyali mwana muto wabula kati yakula n’akyuka.
Okusinziira ku Kyagulanyi, ye ng’omukulembeze talina kusosola mu bantu kubanga alina okuleka buli omu neyeetaaya nebwaba nga takkiririza mu byakola.
Ono agamba tayinza na kuddamu kugamba nti abantu abo basaana kwokebwa kubanga awo aba yeeyisizza ng’abakulembeze ab’emirembe egyayita.