Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero. News: Besigye ne Lukwago singa bafa, NUP yeriba ebasse! NUP academy ya PLU! Nameere yatintimye nnyo alimba News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tuyingidde ddimansi eyokusatu ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga basiitaana nebibuuzo ebinyuvu
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 23 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Omubaka eyenyigira mu kuwuwutanya obuwumbi 164 wetwale ku Poliisi – Sipiika

December 13, 2023 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Among avuddeyo nasaba Ababaka ba Palamenti abagambibwa okuwuwuttanya ensimbi obuwumbi 164 ezaali ezokuliyiyirira abebibiina byobwegassi okwetwala ku Uganda Police Force mu bwangu nga tebanabakwata. Ono abagambye nti oyo yenna alaba erinnya lye mu alipoota ezaweereddwa CID, IGG ne DPP yetwale ku Poliisi mu bwangu.
Ono agamba nti tekikola makulu kulumiriza nti kuliko Ababaka ba Opposition. Bino abyogedde oluvannyuma lw’Omubaka wa Nakaseke South Paulson Luttamaguzi okuvaayo nasaba nti Ababaka ba Opposition aboogerwako nti boogera nnyo baveeyo babatuukirize.