Tag: karamoja

Nandutu omusango ogukuvunaanibwa tegulina buzibu – Mulamuzi

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa abakenuzi n'abali b'enguzi, Jane Okuo Kajuga agaanye okuyimiriza emisango egivunaanibwa Omubeezi wa Minisita Agnes Nandutu ku by'amabaati g'e Karamoja nga bweyali asabye nga ayagala Kkooti etaputa Ssemateeka esooke etunule mu misango egimuvunaanibwanga agamba tegitegeerekeka migazi nnyo. Omulamuzi ategeezezza nti…

Minisita Oboth Oboth naye yeyanjudde ku CID

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda n'abazirwanako Jacob Oboth Oboth naye atuuse ku kitebe kya Uganda Police Force ekya Criminal Investigations Directorate e Kibuli, mu Kampala okukola sitaatimenti endala ku bikwatagana n'amabaati agalina okubeera agabayinike e Karamoja agamuweebwa wabula nga yagazizzaayo nebagaana…

Minisita Oboth Oboth naye agenze ku kitebe kya CID

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda n'abazirwanako Jacob Oboth Oboth naye atuuse ku kitebe kya Uganda Police Force ekya Criminal Investigations Directorate e Kibuli, mu Kampala okukola sitaatimenti endala ku bikwatagana n'amabaati agalina okubeera agabayinike e Karamoja agamuweebwa…

Abawagizi ba Minisita Lugoloobi beyiye ku Kkooti e Kololo

Ab'oluganda, abemikwano wamu n'Abawagizi b'Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byokuteekerateekera Eggwanga Amos Lugoloobi bakedde kweyiwa ku Kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi e Kololo mu bungi nga balindirira omuntu waabwe okuleetebwa mu Kkooti okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa. Ono avunaanibwa omusango gwokwezza agamu ku mabaati agaali…

Minisita Nandutu asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'e karamoja Hon. Agnes Nandutu asindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Luzira okutuusa Kkooti Enkulu gyasindikiddwa okuwulira emisango gye bwenamuyita ku misango gyokukubeera n'ambaati agabulankanyizibwa negakyuusibwa gyegali galaga e Karachunas mu Karamoja Subregion. …