Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Abakungu 6 okuva mu OPM bakwatiddwa

June 14, 2023 · Mubiru Ali

Offiisi ya Kaliisoliiso wa Gavumenti ekutte abakungu 6 okuva mu Office of the Prime Minister ku misango egyekuusa kukukozesa obubi offiisi wamu n’okubba ensimbi obuwumbi 8 ezaali ezokukola emirimu gyokuzza emirembe mu bitundu by’e Karamoja.
Abakwatiddwa kuliko; Geoffrey Sseremba (Under secretary/ Accounting Officer), Deogratious Masigazi (Undersecretary/ Head of Department Pacification and Development Programme), Joshua Abaho (Senior Assistant Secretary OPM), Barbra Asasira (Principal Assistant Commissioner Programmes), Emmy Tonny Ameny (Assistant Commissioner -Programmes), Peter Amodoi (Programmme Officer OPM), ne Samuel Ofungi (Senior Assistant Secretary OPM)
Bano batwaliddwa mu Kkooti evunaana abakenuzi n’abali b’enguzi.