Omulamuzi wa Kkooti Enkulu ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi, Jane Okuo Kajuga agaanye okuyimiriza emisango egivunaanibwa Omubeezi wa Minisita Agnes Nandutu ku by’amabaati g’e Karamoja nga bweyali asabye nga ayagala Kkooti etaputa Ssemateeka esooke etunule mu misango egimuvunaanibwanga agamba tegitegeerekeka migazi nnyo.
Omulamuzi ategeezezza nti Nandutu ave mukumalira Kkooti obudde nokuweza emisango mu Kkooti egitanawozesebwa.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.