Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 152 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Minisita Oboth Oboth naye yeyanjudde ku CID

April 22, 2023 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byokwerinda n’abazirwanako Jacob Oboth Oboth naye atuuse ku kitebe kya Uganda Police Force ekya Criminal Investigations Directorate e Kibuli, mu Kampala okukola sitaatimenti endala ku bikwatagana n’amabaati agalina okubeera agabayinike e Karamoja agamuweebwa wabula nga yagazizzaayo nebagaana okugakwata olunaku lw’eggulo.
Abasirikale ba Military abamukuuma bagaaniddwa Abasirikale ba Counter Terrorism okuyingira ekitebe kya CID e Kibuli nebabagamba mukama waabwe bamulindire ku ggeeti.
Ono akunyizibwa Deputy CID director, Beata Chelimo.