Poliisi ekutte omukulembeze wa NRM e Mukono

Pinterest LinkedIn Tumblr +
POLIISI EKUTTE OMUKULEMBEZE WA NRM;

Omwogezi w’ekitongole ekikola okunoonyereza mu Uganda Police Forceekya CID Twine Charles, avuddeyo nategeeza nti Poliisi yakutte Lubega Sseruga ono nga ye Administrative Secretary wa National Resistance Movement – NRM mu Disitulikiti y’e Mukono. Ono yatwaliddwa mu Kkooti kubigambibwa nti yabba Ssente z’abavubuka ba NRM obukadde 27 mu September 2020.

Share.

Leave A Reply