Poliisi ekutte ababbi b’ente e Kajjansi

Poliisi enawunyi ey’e Kajjansi ekutte emotoka ebaddeko ente 12 enzibe n’abasajja babiri wabula omu akubiddwa amasasi agamutiddewo. Bano babadde babye ente mu bitundu eby’e Nakigalala.

Moses Nsubuga ne Hassan Kashumba bebakwatiddwa n’ente enzibe erea bagiddeyo abasirikale ababadde basudde emisanvu mu kkubo amajambiya nga baagala okubatema okukkakana nga omu amanyiddwa nga Nsubuga Moses akubiddwa amasasi n’afiirawo.

Poliisi yatemezeddwako abatuuze ababategezezza nti bano babadde balabibwako mu kitundu emisana nga befuula abaguzi b’ente kumbe nga bagezaako okumanya ddi ssaawa mmeka banyini nte webebakira, ente zirya ddi n’ebirala.

Kashumba yannyonyodde Poliisi nti babadde balambula ekitundu kino okumanya webanayita okudduka wamu n’embeera y’ekitundu. Emotoka okwabadde kutambulizibwa ente nnamba UAY 633G yakwatiddwa era nga wetwogerera ente 7 zezakazuulwako bannannyini zo.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon

39 0 instagram icon

2 0 instagram icon

5 0 instagram icon