Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 1,145 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

2 abateeberezebwa okubba Boda boda bookeddwa – Kiboga

June 1, 2016 · Mubiru Ali

Abasajja 2 abateeberezebwa okubba Boda boda abatuuze babaguddeko ekiyiifuyiifu nebabakuba emigoba nte egibaserengesezza ekalannamo oluvannyuma n’emirambo nebagikumako ennaali wamu n’emmotoka mwebabadde batambuliza pikipiki .

Abantu bano babadde basatu , omu mukazi  amanyiddwa nga Namande Prossy (27) era nga ye asimattuse okuttibwa , Police yeemutaasizza nga agenda kugiyambako okunoonyereza .

Bano babadde batuuze ku kyalo Lubaga mu Kampala .

Bino byonna bibadde ku kyalo Kawawa mu Ggombolola ye Lwamata mu Disitulikiti ye Kiboga .