Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 45 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ekutte abasajja babiri

November 30, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi ya Kira Road olunaku lw’eggulo yakutte abasajja babiri Elias Elibu ne Charles Emeru nga bano babadde bambadde jacket eziriko ebikofiira Ku luguudo lw’e Bukoto. Bano babadde babagalidde emmundu ekika kya SAR. Bano bakwatiddwa aduumira Poliisi eno SP. Michael Kasigire.

Bano bwebabuuziddwa bategezezza nti bakolera kitongole ekikuumi ekya ekisangibwa ku Mutesa II Road e Ntinda.

Bano okukwatibwa kyaddiridde ebifaananyi ebyabadde ku gwa Social media nga abantu bemulugunya ku basajja bano ababadde batambulira ku pikipiki nnamba UEU 497T.