Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Asindikiddwa mu kkomera e Kigo

Abubaker Kalungi 47 yasimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Wakiso namusomera omusango gw’okutemula…

Isiko wakuddamu okuvunaanibwa

Kkooti enkulu mu Kampala esazizaamu ekibonerezo eky’emyaka 2 ekyali kiweereddwa omuvubuka Brian Isiko olw’okugezaako…

Ndi mukazi mukulu – Hon. Nasiyo

Hon. Pamela Kamugo Nasiyo mubaka w’Abakyala Budaka (NRM): Ndi Mukazi mukulu simala galagirwa ku…

Muntu musajja mutitiizi – Kanyeihamba

Prof. George Kanyeihamba: Muntu ye Munnabyabufuzi asinga okuweebwa ekitiibwa mu Uganda naye nsuubira ye…

Avunanibwa ogw’okutta abawala ba University ateereddwa ku bail

Oluvannyuma lw’emyaka 10 Baker Walusimbi nga abadde avunaanibwa omusango gw’obutemu kkooti enkulu mu Kampala…

Omusirikale awangalira atya ku mitwalo 50 – Besigye

Dr. Kiiza Besigye: Obubbi obukudde ejjembe mu ggwanga bwonna bulina akakwata ku bitongole by’ebyokwerinda.…

Bobi musajja w’amazima – Prof. Kanyeihamba

Prof. George Wilson Kanyeihamba; Omu kabatandikawo ekisinde kya People Power Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu…

Byanyima asangiddwa n’ebitambala 40 ebimyufu

Poliisi ekedde kuzingako makaga ga Edith Byanyima e Muyenga nga eteebereza nti waliwo abaagala…

Obuveera tubulindeko – Amelia

Minisita w’ebyobusuubuzi, amakolero n’obwegasi Amelia Kyambadde awabudde akakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku butonde bwensi…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

34 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

4 0 instagram icon