Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Isiko wakuddamu okuvunaanibwa

October 4, 2018 · Mubiru Ali
Kkooti enkulu mu Kampala esazizaamu ekibonerezo eky’emyaka 2 ekyali kiweereddwa omuvubuka Brian Isiko olw’okugezaako okusaba omukwano Omubaka wa Kabarole Omukyala Hon. Sylvia Rwabwogo. Kkooti esazizaamu bail ye nalagira addemu avunaanibwe bupya mu kkooti ya Buganda Road mu ssaawa 48.
Omulamuzi Abodo awakanyiza omulamuzi w’eddaala erisooka Gladys Kamasanyu ku kukyuusa obujjulizi bwa Isiko obwokwegaana omusango ate ye nagamba nti agukirizza kweyasinziira okumusalira omusango n’omukumuwa ekibonerezo ye kyagamba nti kyali mu bukyaamu.