Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Avunanibwa ogw’okutta abawala ba University ateereddwa ku bail

October 4, 2018 · Mubiru Ali
Oluvannyuma lw’emyaka 10 Baker Walusimbi nga abadde avunaanibwa omusango gw’obutemu kkooti enkulu mu Kampala emuwadde bail. Walusimbi abadde avunaanibwa emisango gy’obutemu omuli okutta abawala ba University abawerako nga abasala emimiro oluvannyuma lw’okubasobyako wamu n’okubabba mu 2005.
Kkooti egamba nti ekimuweeseza bail lwe oludda oluwaabi okulemererwa okuleeta obujulizi obumala era nga lusaba obudde okwongera okwetereeza baddemu buto omusango.