Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Byanyima asangiddwa n’ebitambala 40 ebimyufu

October 4, 2018 · Mubiru Ali

Poliisi ekedde kuzingako makaga ga Edith Byanyima e Muyenga nga eteebereza nti waliwo abaagala okukuma omuliro mu bantu abasimbye amakanda mu ewuwe. Kigambibwa nti mu Nnyumba ye musangiddwa engoye 24 nga myufu era Poliisi nezitwala okusinziira ku Munnamateeka we Erias Lukwago.
Okusinziira ku kiwandiiko ekifulumiziddwa poliisi, ono bamusanze n’ebitambaala ebibika ku meeza nga bimyufu 24 era mukiseera kino tanagulwako musango gwonna nga okunyonyereza bwekugenda mu maaso.