Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Bobi musajja w’amazima – Prof. Kanyeihamba

October 4, 2018 · Mubiru Ali

Prof. George Wilson Kanyeihamba; Omu kabatandikawo ekisinde kya People Power Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, musajja w’amazima nnyo era alina ‘vision’. Bweyalondebwa e Kyaddondo, namuwandiikako nga mwaniriza nga ngamba nti kansuubire talyefuula wabula okutuusa abavubuka abato e Jerusalem.
Ndi musanyufu nti ebimu ku bigambo byange baytuukirira. Hon. Kyagulanyi ebintu ebyogerako nga teyekiriranya. Bw’okwata omuntu omu akola abalabe abalala 15. NRM efuuse omulabe eri abantu.