Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Emiranga e Bududa

#UpdatesonBududaLandSlides2018 – Okusinziira ku Uganda Red Cross egamba nti emirambo egyakazuulwa giri 39, abalumiziddwa…

Museveni akyali mukwano ggwange – Mbabazi

Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda John Patrick Amama Mbabazi wadde nga yava mu kibiina kya…

Abatuuze bateekedde ennyumba y’omusamize omuliro

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Binikiriro mu ggombolola y’e Katwe mu disitulikiti y’eSsembabule, abantu…

Abantu abasoba mu 300 bagobeddwa ku ttaka mu lusanja

Abatuuze b’okukyalo lusanja mu District y’e Wakiso gebakaaba gebakomba oluvannyuma lwa naggaga omu okubasengula…

Eddie Mutwe taleeteddwa mu kkooti

Eddie Mutwe omukuumi w’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu abadde asuubirwa okuleetebwa mu…

Omu yeyakazuulwa e Bududa nga abikiddwa amayinja

Abantu abasoba mu 40 bebasuubirwa okuba nga bafiiridde mu mataba agalese nga ettaka libumbulukuse…

Eyo alipoota alabaika Hon. Kadaga yeyagiwandiika – Namuganza

Minisita omubeezi ow’ebyettaka era nga yakiikirira Bukono County mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Persis Namuganza,…

Poliisi erabudde abasuula ebibaluwa

Poliisi ya Uganda evuddeyo netegeeze nga bwe waliwo abantu abeyita People’s Agency abagufudde omugano…

Waliwo abantiisatiisa okunzita – Betty Kamya

Minisita avuunanyizibwa ku nsonga za Kampala Betty Olive Namisango Kamya avuddeyo nategeeza nga bwewaliwo…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

18 1 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

4 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

2 0 instagram icon
Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w'amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n'abaana ssaako  Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye.

Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago akomyeewo mu Ggwanga okuva emitala w`amayanja gyeyali agenze okufuna obujanjabi. Ono ayaniriziddwa mukyala we n`abaana ssaako Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye. ...

3 0 instagram icon