Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 54 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Eddie Mutwe taleeteddwa mu kkooti

October 12, 2018 · Mubiru Ali

Eddie Mutwe omukuumi w’Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu abadde asuubirwa okuleetebwa mu kkooti olunaku olwaleero okumusabira bail taleeteddwa. Radio Simba etegezeddwa nti omulamuzi wa Kkooti y’e Gulu Ndiwalana afulumizza Production Warrant aleetebwe mu Kkooti ku lw’okubiri nga 16-Oct-2018. Munnamteeka we agamba nti abadde atuuse ku kkooti e Gulu nga amulindirira aleetebwe mu kkooti wabula taleeteddwa.