Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 134 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Abantu abasoba mu 300 bagobeddwa ku ttaka mu lusanja

October 12, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze b’okukyalo lusanja mu District y’e Wakiso gebakaaba gebakomba oluvannyuma lwa naggaga omu okubasengula ku ttaka kwebabadde babeera.Omuggaga Medad Kicconco enkya yaleero aleese bakannyama nga bakuumibwa poliisi nebatandika okukoona amuyumba g’abatuuze era nga amaka agasoba mu 300 gegasuuliddwa kuttaka. Abantu abamu babatemyetemye. Medad agamba nti ettaka lino yaligula ku Benon Bitalabeho mu mwaka gwa 1998 era abatuuze bano basengako mubukyamu.
Ono agamba nti yabalarika dda okulivaako neberema ekyamuwaliriza okubatwala mu kooti era ababamenye babameyedde ku kooti order. Wabula bo abatuuze bagamba nti babamenye nga tebabalalise nako.