Abantu babiri bafiiridde mu kabenje ate n’abalala 3 nebalumizibwa byansusso emotoka ekika kya Toyota Noah nnamba UAW 739B bwetomereganye ne Piki Piki ekika kya Bajaj Boxer nnamba UEK 532L ku…
Omubeezi wa Minisita w’ebyobulambuzi Godfrey Kiwanda Ssuubi avuddeyo olunaku olwaleero mu lukiiko olukulu olw’eggwanga nayogera ku mpaka zeyatongoza ez’abakyala Mungu byeyagemulira Ffiga n’obutuuliro nti ekigendererwa kyazo sikuleeta bakazi nga ebimu…
Ku kwegatta kwa DP, Mao yagambye nti ku Mmande Febuary 18, abantu bonna ababadde balina obutaakanya mu kibiina bagenda kussa emikono ku kiwandiiko ky’okwegatta n’okuddamu okukolaganira awamu. Era yagambye nti…
DP etegeezezza nti egenda kuyungula abajjulizi okuwolereza eyali Pulezidenti wayo era Katikkiro wa Uganda eyasooka Ben Kiwanuka omulangira David Wasajja gw’alumiriza nti y’omu ku beetaba mu kubba ettaka lya Ssekabaka…
Abatuuze b’e Bujuuko – Kyebando Nansana balwanidde mu lukiiko olwategekeddwa nga baagala okuggyamu ssentebe waabwe obwesige. Kawoko Joseph Francis gwebaagala okuggyamu obwesige nga bagamba nti asusse okutulugunya abatuuze ku busongasonga…
Poliisi etaasizza omwana ow’emyaka ebiri n’ekitundu eyabadde awambiddwa okuva e Bushenyi. Omusango gw’okuwamba omwana gwawabibwa ku Poliisi y’e Kizinda nga 11/02/2019 ku ssaawa nga mwenda ez’olweggulo. Atuhaire Claire 33 nga…