Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 327 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Omwana eyali awambiddwa eddwaliro lya Rosewell bamuwaddeyo eri bazadde be

September 23, 2023 · Mubiru Ali
Kyaddaaki omwana eyali awambiddwa eddwaliro lya Rosewell women and children’s hospital olwa bazadde be okulemwa okumalayo ebisale by’eddwaliro akwasiddwa bazadde be mu butongole. Kino kiddiridde omwana ono okukeberebwa Endagabutonde (DNA) n’ekikakasibwa nti Soolome ne Brigdes Alinda bebazadde be abatuufu.
Kinajjukirwa nti bano baali batankana omwana ono oluvannyuma lw’eddwaliro okumuwamba okumala ebbanga eddene nga bavunaana abazadde okulemwa okusasula ebisale by’eddwaliro mu bujjuvu. Wano Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Esta Nambayo kwekulagira akeberebwe.
Omusango gw’okulemera omwana abazadde gwebavunana eddwaliro guddamu okuwulirwa nga 17 omwezi okujja.